Daniel 11:2

Bakabaka ab’omu Bukiikaddyo, n’ab’omu Bukiikakkono

2 a“Kaakano nnaakutegeeza eby’amazima: Bakabaka basatu abalala balifuga mu Buperusi, n’owookuna aliba mugagga nnyo okusinga bali bonna; era bw’alimala okwenyweza olw’obugagga bwe, alikubiriza bonna okujeemera obwakabaka obwa Buyonaani.
Copyright information for LugEEEE